Amawulire
Tumukunde aluyiseeko
Eyali akulira ekitongole ky’amaggye ekikessi Brig Henry Tumukunde aluyiseeko .
Ono yadde kooti yamusingisizza omusnago gw’okuvoola amateeka agatwala amaggye , emulabuddebulazi obutakiddamu era bw’atyo n’ayimbulwa
Ono abadde avunaanibwa olw’ebigambo byeyayogerera ku radio emu wamu mu kampala ng’alumba gavumenti gyeyaleeta mu buyinza okuva ku mulamwa,.