Ebyemizannyo

Abayizi beekyaye

Ali Mivule

May 31st, 2013

No comments

students

Abayizi ku ttendekero lya Busoga College Mwiri beesuddemu kambayaaya nebeekalakaasa,

Abayizi bano bagamba nti bakooye mbeera embi wmebasomera era nga bagaala abakulembeze b’ettendkero lino bagobwe.

Abayizi bano bakedde bukeezi nebaggala essomero era nga baliko n’ensisinkano gyebabaddeu n’abakulembeze ba municipaali ye Jinja ne RDC.

Bbo abakulembeze b’essomero lino bali mu kafubo n’esuubi nti ebizibu bya bayizi byakukolebwaako