Ebyemizannyo
Cranes yakuttunka ne Senegal olwaleero
Bya Ali Mivule
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira batuuse dda mu ggwanga lya Senegal okuttunka ne bananyinimu aba Senegal olunaku lwaleero.
Guno gujja kuba muoiira gwakubiri nga begezaamu mu kwetegekera ogwokusunsulamu abanetaba mu za Africa eza 2019 n’eggwanga lya Cape Verde.
Ogwasoose baagudde maliri 0-0 ne Ethiopia ku kisaawe kya Hawassa International stadium.
Uganda ne Cape verde baakuttunka ne Cape Verde nga 10th-6-2017 mu kibuga Praia