Ebyemizannyo

Omupiira gw’ababaka ba palamenti

Omupiira gw’ababaka ba palamenti

Ali Mivule

December 10th, 2015

No comments

File photo: Team ya Paramenti nga elimunsiike

File photo: Team ya Paramenti nga elimunsiike

Tiimi ya palamenti ya Uganda eyokubaka emezze ginaayo eya Kenya 45-9 mu mpaka za palamenti za East Africa ezigenda mu maaso mu kibuga Kigali ekya Rwanda.

Olwaleero ttiimu y’omupiira eya Uganda yakuzanya Kenya mu fayinolo okusobola okweddiza ekikopo kyebawangula omwaka oguwedde.

Uganda yesize abazanyi nga omubaka e Odonga Otto, Daniel ssekidde ne  Patrick Nsanja