Ebyobulamu

52 bafa pneumonia buli lunaku

Ali Mivule

September 19th, 2015

No comments

Abaana 52 beebafa obulwadde bwa Pneumonia buli lunaku mu Uganda.

Bino biri mu alipoota efulumiziddwa ekibiina ky’amawanga amagatte ekikolwa ku nsonga z’abaana ekya UNICEF

Ku Pneumonia,kuddako musujja gwa nsiri, kiddukano n’endwadde endala ng’ebiwuka omuli ne siriimu

Akola ku by’amawulire mu kibiina kino Jaya Murthy ategeezezza nti omusujja gutta abaana 42 buli lunaku ate kkyo ekiddukano kitta abawerera ddala 33

Agambye nti keekadde gavumenti ekwatagane nebannakyeewa okulaba nti emiwendo gino gikendeera kubanga giri waggulu ddala.