Ebyobulamu
Abantu abalina okutawanyizibwa mu bulamu basabiddwa bulijjo okujjumbira abantu ababudabuda abantu bayite ba kansala.
Akulira eddwaliro lye butabika, Dr David Basangwa agamba nti abantu bangi balina okunyigirizibwa ku bwongo nga batuuka n’okwetuga
Dr Basangwa agamba nti abantu bangi batendewalirwa era gyebiggweera nga bakoze ebitajja
Ono agamba nti ebyembi nti abantu ebitundu 2 ku bisatu balina obuzibu buno naye tebakkiriza