Ebyobulamu
Aba UCU baguddemu ekiddukano
Bya Ivan Ssenabulya
Ettendekero lya Uganda Christian University e Mukono liri my kabi, olwekidukano.
Okusinziira ku Zacharias Muddu akulira eddwairo lya university erya Allan Galpin health center II, abantu 23 bebabadde bekiddukano, omwezi guno.
Bino bibadde ku mukolo, omumyuka wa ssnekulu Rev. Canon Dr. John Ssenyonyi, kwatongolezza ambulance empya, gyebaguze.