Ebyobulamu
Abaana banafuwa
Abaana bangi tebasobola kudduka kutuuka ku bakadde baabwe nga bwebaali nga bato.
Abakugu bagamba nti abaana abazaalwa bajja banafuwa era nga nebebazaala nabo bakunafuwa
Abanonyereza bano batunuulidde abaana abasoba mu bukadde 25 m,u mawanga 28 okwetoloola ensi
Kino kigenda kuyamba bangi okutegeera lwaki bajjajja ffe tebalwaalwaanga nga abaana b’ennaku zino abatava ku madagala