Ebyobulamu

Abaana tebakyaseka

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

sad baby

Essanyu likendedde nyo mu baana.

Alipoota ekoleddwa ku ssanyu ly’abaana eraga nti kati kizibu abaana abato bano okumwenya ebiseera ebisinga nga bwegwali okuva mu mwaka gwa 1994.

Abali wakati w’emyaka 14-15 bebasinga obutaba basanyufu olw’embeera y’ensi nga ate myaka  gya kivubuka si gye gyibakozesa kino.

 

Abaana 42,000 nga bali wakati w’emyaka 8-17 baabuziddwa ebibuuzo eby’enjawulo nebatageeza nga bwebatali basanyufu mumaka.

 

Ebimu ku bitasanyusa bamusaayi muto bano bwebutabanguko mu maka mwebazaalibwa nga nebazadde baabwe abamu baawukana.