Ebyobulamu
Abakadde tebakyawutta
Okunoonyereza kulaze nga banamukadde abemyaaka 90 abenaku zino bawangaala nga nobwongo bukola bulungi nyo okusinga abedda.
Abantu abazaalibwa mu 1915 abasinga abakebeddwa basangiddwa nga bbo bagumu nyo okusinga kwaabo abaazalibwa mu myaaka egyemabega
Kino kivudde kumbeera yenaku zino enunji nga balya bulunji saako nebyensula ebiri ku mulembe.
Bano era bazuuliddwa nga absinga balina amaanyi mumikono nemumagulu okusinga kubanaabwe abedda.
Wabula ekiriwo nti kati kizibu omuntu okuweza emyaka gino ekyenda ku mulembe guno.