Ebyobulamu
Abalina omusaayi ogutakwata babaano
Obadde okimanyi nti waliwo abantu abalina omusaayi ogutakwata nga ssinga bafuna ekiwundu guyiika okutuuka lwebafa.
Kakati abantu abasoba 50 beebasangiddwa n’embeera y’abantu balina omusaayi ogutakwata
Bano babazuulidde mu nkambi ekubiddwa ku ddwaliro e Mulago ng’etegekeddwa abalwanyisa ekirwadde kino
Omusawo e Mulago Mary Nziabake, agambye nti mu Uganda, abalina embeera eno bali mu mitwalo 3,8000