Ebyobulamu
Abalwadde b’amannyo bangi
Abantu 5000 abalina obuzibu ku mannyo beebagenda okujjanjabibwa ku bwereere mu nkambi ekubiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago
Enkambi eno etegekeddwa aba Rotary clb Kampala north n’aba NSSF
Akulira essomero ly’abalwadde b’amannyo, Dr Liuos Muwazi agamba nti obuzibu obuzibu bw’amannyo bwa maanyi kyokka nga tebufiiriddwaako
Agamba nti abantu ebitundu 61 ku kikumi balina ebizibu ku manyo gaabwe nga ku bano ate ebitundu ebibuno byaabwe bibi