Ebyobulamu

Abasawo batono mu malwaliro-Nambooze

Abasawo batono mu malwaliro-Nambooze

Bernard Kateregga

September 3rd, 2015

No comments

File Photo: Nambooze nga buuka emisanve gya police

File Photo: Nambooze nga buuka emisanve gya police

Omubaka wa Munisipaali ye Mukono Betty Nambooze alaze okutya olw’omuwendo gwabasawo abatono mu ddwaliro lya gavumenti mu kitundukye.
Nambooze ategezezza nti newankubadde bateeka gavumenti ku nninga okwongera ku basawo mu gwanga, yo e Mukono baweebwa abasawo babiri bokka okuyamba ku baaliwo ekintu ekyobulabe mu kitundu ekirimu abantu
abangi.
Abadde ayogerera mu batuuze wali ku kkereziya ya St. Paul e
Mukono.

Eddwaliro lya Mukono Health Centr 4 lirina abasawo batono atenga lifuna abalwadde bayitirivu.
Abakyala abasoba mu 20 bebazalira mu ddwaliro lino buli lunnaku.