Ebyobulamu
Abatalina kabuyonjo bubakeredde
Gavumenti esabiddwa okuyisa etteeka erinaakola ku bantu abatalina kabuyonjo
Omuli mu kibiina kya Civil Society Budget Advocacy Group David Walakira agamba nti kino kyekyokka ekijja okuyamba okutumbula ebyobulamu
Walakira agambye nti abantu bangi beyamba mu nsiko n’ebisaawe nga n’abamu batuuka n’okweyambira mu masinzizo