Ebyobulamu

Abe Kasese bakaaba- teri mazzi

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Kasese-floods-hospital

Disitulikiti ye Kasese ali mu bulabe bw’okufuna ekirwadde kya Kkolera

Kino kivudde ku mazzi aganjudde bukyanga mugga kwa Nyamwamba gubooga nga kati abaayo tebakyalina mazzi mayonjo.

Omubaka omukyala owe Kasese Winnie Kiiza sagamba nti ekibuga kye Kasese kimaze ssabbiiti kati kumpi bbiri nga tekirina mazzi mayonjo kubanga payipo zayabika.

Kiiza agamba nti era babasuubiza okukola ku mutindo lw’omugga guno kyokka nga tebayambibwanga