Ebyobulamu
Akalwaliro omwafiiridde omukyala kakyaamu
Ebipya byongedde okuzuulwa ku kalwaliro akafiiriddemu omukyala agambibwa okuba nga yabadde ajjamu olubuto.
Kigambibwa okuba ntia kalwaliro kano kabadde kakola mu bukyaamu
Omu ku bakulembeze babasawo Dr magaret Mungherera agamba agaba nti akalwaliro kanao tekabadde na bumanyirivu mu kulongoosa.
Ono agamba nti ssinga ab’oluganda lw’omukyala bawaaba , bakutandikira awo okunonyereza
Ku lunaku lw’okubiri, Dr Henry Kagoda yakwatibwa oluvanyuma lw’omukyala eyali olubuto okumufiiraa mu ngalo