Ebyobulamu
Amakerenda g’ebiwuka gazze
Kkampuni enkozi y’eddagala eya Glaxo-Smith kline eriko amakerenda g’ebiwuka g’etonedde abaana mu mawanga agakyakula mu Africa
Eddagala lino libalirirwaamu obuwumbi 4.
Akulira kkampuni eno mu Uganda, Nathan Wasolo agamba nti amawanga agawera agali wansi w’eddungu Sahara gagenda kufunamu nga muno mw’otwalidde ne Uganda.
Agamba nti kino abaana bangi balina ebiwuka kyokka nga tebalina ddagala era ng’eddagala lino lyelijjja okubayamba.