Ebyobulamu
Amakerenda tegatuuka ku mutindo
Obadde okimanyi nti abakola amakarenda agatali gamu mu china bagulirira amadagala gaabwe okutuuka ku katale
KKampuni zino ezikola amakerenda zisasula abanene mu gavumenti ya China ebintu byaabwe nebiyitawo nga teri abikubye ku mukono.
Wabula yadde amawulire gano gafulumye, teriiyo kkampuni eyatuddwa kukola kino nga gavumentie gamba nti okunonyereza kugenda mu maaso.
Bino bizze nga eggwnaga lya China linonyereza ku kkampuni ggaggadde enkozi y’eddagala eya GlaxoSmithKline ku bigambibwa nti amadagala lyaayo gali ku katale lwa nguzi ng’agamu tegatuukagana na mutindo.