Ebyobulamu
Amateeka getaagisa ku mekebejjezo
Bya Ndaye Moses
Ministry yebyobulamu esabye ababazi bamateeka, okuvaayo namateeka amakakali, aganayitwamu okulwanyisa amakebejjezo oba laboratory ezitatukanye na mutindo.
Akolanga kommissiona owa National Laboratory services Dr. Suzan Nabadda agamba nti okuyita mu mateeka, ebifo ebitatukanye na mutindo igwana kuggalwa.
Agamba nti amakebejjezo nga gano gegavirako okuwa alizaati enfu.