Ebyobulamu

Bafunye ebyuuma by’amannyo

Bafunye ebyuuma by’amannyo

Ali Mivule

August 11th, 2015

No comments

File Photo: Ekyuma mu kujanjaba amanyo

File Photo: Ekyuma mu kujanjaba amanyo

Eddwaliro lye Masaka lifunye ebyuma ebiyamba mu kujjanjaba amannyo okuva mu yunivasite ye Lahore esangibwa mu Pakistan

SSenkulu w’ettendekero lino Prof. Awais Raoof agambye nti bakyalako mu ddwaliro lino emyezi esatu emabega nebalaba nti teryalina byuuma bituufu.

Eyakulembeddemu enteekateeka y’okuleeta ebyuma bino Dr Muhamad Mpeza agambye nti balina essuubi nti bajja kusobola okuyamba abantu.

Yye omusawo w’amannyo mu ddwaliro lye Masaka Dr. Dorothy Lugemwa agambye nti babadde bakolera mu bugubi olw’ebyuma obutabaawo era nga kino kibazizzaamu amaanyi.