Ebyobulamu
Baweze okulya obuwundo
Eggwanga lya Guinea liweze ey’okulya obuwundo mu kawefube w’okulwanyisa obulwadde bwa Ebola.
Mu ggwanga lya Guinea obuwundo yakulya kya ttunzi kyokka nga kyakakasiddwa nti bwebavuddeko ekirwadde kya Ebola
Abantu 62 beebakafa obulwadde buno obulabiddwaako ne mu ggwanga lya Liberia ne Sierra Leone.
Obulwadde bwa Ebola obutaliiko ddagala oba okugemwa butera kuva ku bisolo