Ebyobulamu
Ebbugumu lyakatta 10 mu China
Mu ggwanga lya China, ebbugumu eriyitiridde litandise okutta abantu
Abantu 10 beebakafa ebbugumu lino elyakasemba okuba ery’obulabe mu myaka 140.
Bannamawulire abakola eludda eyo okutegeeza ensi obuzibu bwebalina bayokyezza enyama eno nga tebakozesezza sigiri ng’omusana guno gugygyisizza
Ebibuga mwenda byebsinze okukosebwa omuli n’ekikulu eky’eggwnaga Shanghai