Ebyobulamu

Ebibala bikola ku sukaali

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

grapes and berries

Okulya ebibala nga apple n’entuntunu enzungu ziyite grapes kiyamba okukendeeza emikisa gy’omuntu okufuna obulwadde bwa sukaali.

Ate bwo obubala obumanyiddwa nga blue berries bukendeeza obulabe okutuuka ku bitundu 26 ku kikumi okwawukanako n’ebibala ebirala.

Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bantu abasoba mu mitwalo 18 mu ggwanga lya America

Wabula nno abakugu abalala mu ndwadde ya sukaali bagaba nti ebibala birungi okulya naye ng’kubikulembeza nti bitangira sukaali ssi kyekikulu