Ebyobulamu

Ebigenge bikwata abawera

Ali Mivule

January 13th, 2014

No comments

leprosy

Wadde nga waliwo eddagala ,abantu 400 beebakwatibwa  ekirwadde ky’ebigenge buli mwaka mu Uganda

Ku bano, ebitundu 10% baana bato  abali wakati w’emyka 8 – 15.

Omukungu okuva mu minisitule y’ebyobulamu  Dr. Frank Mugabe agambye nti abaana bato obulwadde buno babujja ku bantu abakulu, abalagajalira okunywa eddagala.

Dr Mugabe agambye nti ekirwadde kino kisinga kwegirisiza mu district omuli Kampala, Gulu, Pader,Yumbe, Arua, Koboko nendala.