Ebyobulamu

Ebola agenda mu gwa munaana

Ali Mivule

March 24th, 2015

No comments

Ebola again

Obulwadde bwa Ebola mu bugwanjuba bw’eggwanga bujja kuba butuuliddwa ku nfeete mu mwezi gw’omunaana wegunaatukira

Akulira omukago gw’amawanga amagatte ku bulwadde bwa Ebola Ismail Ahmed y’ategeezezza bw’ati.

Ono azzeemu okukkiriza nga bwebasooka okugayaala ekyayongera obuzibu.

Obulwadde buno bwakatta abantu abasoba mu mutwalo omulamba.