Ebyobulamu

Ebola atuuse mu Sierraleone

Ali Mivule

May 26th, 2014

No comments

ebola guubbea

Abantu bana okuli n’omusawo kikakasiddwa nti balina obulwadde bwa Ebola mu ggwanga lya Sierraleone

Obulwadde buno kigambibwa okuba nti bwavudde ku nsalo ye Guinea ng’eno abantu 145 beebakalusuulamu akaba.

Tewanabbaawo ddagala lya Ebola era ng’abakugu balwana kulaba nti tebwongera kusasaana