Ebyobulamu
Ebyenyanja bulwadde
Ebyenyanja bimanyikiddwa nnyo olw’ekiriisa ekibirimu
Naye obadde okimanyi ti olusu lwaabyo luyinza okuvaako abamu okuziyira
Kino kisinga kukosa bantua bakola ku makolero g’ebyenyanja nga bangi batuuka n’okufuna Asthma.
Abalala batuuka n’okufuna ebirogologo
Kino kiva ku byuuma ebissa ebyenyanja bino n’ebibitereka okufulumya olusu lwaabyo olungi olutali lulungi
Ate bbyo ebisse, omukka ogufulumizibwa gubaamu obuwulunguse obuyinza okuyingira omuntu olwo n’abeera nga tasobola kussa bulungi