Ebyobulamu
Ebyobulamu bibulamu
Nga amawanga galindidirra nsalasale wokutukirirza ebiruubirirwa byekyaasa kino mu mwaaka 2015 gavt yakuno essira esinze kuliteeka ku byabulamu.
Mu biruubirirwa 8 mwemuli okukendeeza ku muwendo gwabaana abafa nga bawere abakyaala abafiira musanya nebirala.
Minister wensonga zamawanga amalala , Sam Kuteesa agamaba Uganda yegaganudde nyo okukendeeza ku bizibu nga bino omwaaka 2015 nebwegunaaba guyiseeko.
Ebirubirirwa byekyaasa bino byateekebwawo ekibiina kyamawanga amagatte mu 2000 okusobola okuleetawo enkulakulana naddala mumawanga amankuseere.