Ebyobulamu

Eddagala bukyaali buzibu

Ali Mivule

November 17th, 2014

No comments

Drugs

Abasawo abagaba eddagala ekyaamu n’okusigaza eddagala eriyiseeko mu masa byebimu ku bikosa abali mu mulimu gw’okutunda eddagala.

Ng’aggulawo omusomo gw’abali mu by’eddagala ,akola ku gw’okulondoola ebyobulamu n’engaba y’eddagala Dr Diana Atwine agambye nti abasawo bangi mu malwaliro ga gavumenti tebagaba ddagala ekiriviirako okuyitako.

Dr. Atwine agamba nti abasawo abamu era bagaba eddagala erisukka mu limu ate nga likola kyekimu ekitayamba

YYe akola ku by’eddagala mu minisitule y’ebyobulamu Dr. Martin Oteba agambye nti mu myaka etaano , eddagala erisindikibwa mu malwaliro lyeyongedde