Ebyobulamu
Ekirwadde ekitategerekeka
Ekirwadde ekitannategerekeka kyakatta abantu basatu mu district ye Mubende
Omuntu akifunye alumwa olubuto era neluzimba okutuusa lw’aafa.
Abantu basatu beebakafa ekirwadde kino ate nga mukaaga bali ku ndiri.
Abalwadde batwaliddwa mu ddwaliro e Mulago ng’okunonyereza okuzuula ekituufu ku kirwadde kino kugenda mu maaso