Ebyobulamu
Embiro e Hoima
Minisitule ekola ku by’obulamu ekakasizza nti obulwadde obwakatta abantu 6 e Hoima bwa kiddukano kya musaayi
Obulwadde buno bwatandikira ku kyaalo kiyoola era nga bukutte abawera
Obulwadde buno bukosa ekyenda omuntu n’afuna obuzibu mu lubuto ekivaako okuddukana.
Minisitule egamba nti amaze okusindika abantu baayo okuyambako okusomesa abantu ku ngeri y’okukuumamu obuyonjo