Ebyobulamu
Emmere elimu ekiriisa
Mu Bungereza gavt gavt eyongezaawo enteekateeka zaayo ku teeka eriragira abakozi ba sigara okumusabika mu bisabika ebifanagana okuva mumakolero gonna.
Gavt eyagala ebisabika bya sigala ebitasikiriza nyo bantu kumunywa nokusingira dala eri abavubuka.
Abakugu munddwadde ya kookolo mu ggwanga lino bazzenga bavumirira ekya gavumenti okwagala enyo omusolo okusinga okufa ku bulamu bwabantu.
Gavt eyagala ebisabika byonna bibeera ne langi yeemu, nga kuliko nobubaka obulabula abantu obutamweyunira olwobulabe bwalina.
Eggwanga lya Australia lyelyasooka okutongoza yokusabika sigala ono mu mwaaka gwa 2012.