Ebyobulamu
Endwadde ezitawona
Gavumenti erangiridde enteekateeka z’okutuusa obujjanjabi eri abantu abalina obulwadde obutawona mu districts 112 ezikola Uganda
Ng’ayogerera mu lukiiko olukubaganya ebirowoozo ku nzijanjaba eno, minster Sarah Opendi agambye nti bagenda kutandika na kusomesa ba naasi abakola ku bantu bano nga tebannatuuka mu bitundu eby’enjaawulo.
Ku bantu 10 bannayuganda b’osanga, omu yetaaga obujjanjab buno kyokk anga bubadde bwa bbula mu Uganda
Ono agamba nti obujjanjabi buno bwe bwokka obujja okuwa abantu bano obulamu obwesembayo obw’okwesiima.