Ebyobulamu

Endwadde z’amannyo nyingi mu bannayuganda

Ali Mivule

March 20th, 2014

No comments

Dental

Minisitule ekola ku byobulamu mu ggwanga eraze obwenyamivu olw’amantu obutafa mu ndwadde ezikwata amannyo.

Minisita omubeezi akola ku byobulamu Dr Ellioda Tumwesigye agamba nti abantu abaweza ebitundu 93 ku buli kikumi balina ebizibu nku mannyo gaabwe.

Mu ngeri yeemu, abantu ebitundu 35 ku kikumi beebatasobola kujjanjaba mannyo gaabwe

Minisita agamba nti bagenda kati okutandika okutambula nga basomesa abantu ku kalungi akali mu kubeera n’amannyo amalamu obulungi.