Ebyobulamu
Engeri y’okujjanjaba mu kokoolo
Ekibiina ky’ensi yona ekikola ku byobulamu olwaleero kisomesezza abasawo ku ngeri ey’okulwanyisaamu obulwadde bwa kokoolo
Akulira ekibiina kino Wondimagenyu Alemo agamba nti okulwanyisa kokoolo kutandikira ku kusomesa bantu y’okubuziyiza ate ababulina nebayiga engeri y’okwejjanjabamu.
Omu ku basawo mu ddwaliro lya kokoolo e Mulago, Dr Fred Okuku agamba nti byebayize bangi nga bagenda kubikozesa okulwanyis aobulwadde buno
Onoa gamba nti waliwo ebika bya kokoolo ebisinga okuba ebikambwe ng’owa basajja, n’oyo akwata abaana nga kwebagenda okusookera