Ebyobulamu
Enkambi ziggaddwa
Ministry ekola ku byobulamu mu ggwanga eggaddewo ebifo byeyassaawo okujjanjaba abantui abalumbiddwa ekirwadde ekyefananyirizaako ekye Ebola ekya Congo Crimean fever
Kino bakikoze oluvanyuma lw’obutafunayo bantu bapya balina kirwadde kino
Obulwadde buno bwabalukawo mu district ye Agago nebutta abantu babiri
Omukungu mu minisitule y’ebyobulamu Jane Aceng agamba nti bakyetegereza embeera nga bweri nga ssinga tewabaaow bapya bafuna kirwadde kino, bakulangirira nti eggwnaga liweddemu obulwadde buno