Ebyobulamu
Essimu eraga obuyonjo bwo
Endabika y’essimu eraga omutindo gw’obuyonjo bwe
Bannasayansi okuva mu Amerika bagamba nti ebitundu 80 ku kikumi eby’obuwuka obukwata abantu buva ku ngalo ate zetukozesa okukwata amasimu.
Kigambibwa okuba ng’omuntu omu akwata ku ssimu ye emirundi 150 olunaku kale ng’omuntu ssinga afuba okukuuma obuyonjo n’obutamala gassa ssimu buli wantu kiyamba okukendeeza ku buwuka
Okutuuka ku bino abanonyereza kano batunuulidde abantu 17 n’engeri gyebakozesaamua masimu