Ebyobulamu
Essimu etta obusajja
Abasajja bangi obalaba nga bassa essimu mu mpale zaabwe.
Kino kiyinza oyinza okukiraba ng’eky’olusaago, naye abasawo bagamba nti amasimu gano galina engeri gyeganafunayaamu abasajja
Abakoze okunonyereza kuno okukyagenda mu maaso mu mu ggwanga lya America kulaze nti enkaso z’abasajja zikendera zikendeera buli lweberiraanya amasimu era nga kino ssinga omuntu akikola ennyo, kiyinza okuvaako abasajja obutazaala.
Abanonyereza okuva mu yunivasite ye Exeter wabula bagamba nti byebakazuulako bitono okumaliriza nti amasimu gatta abasajja kyokka nga ssi kibi okutwala obubaka buno kuba okwerinda ssi buti.