Ebyobulamu

Essomero teririna kabuyonjo

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

toilet

Abakulu b’essomero lya Nakyesa Bright Future Primary School mu disitulikiti ye Kayunga bekubidde enduulu ku ssomero  eryaggalwa lwabutaba na kabuyonjo.

Akulira essomero lino, Anthony Gabunga  agamba kati abayizi abasoba mu 700 bakoseddwa nga tebasoma lwabutaba na kabuyonjo.

Bano kabuyonjo gyebalina yagwamu nga abayizi kati ensiko yebadde ekola nga kabuyonjo