Ebyobulamu
Exercise nnungi
Okukola exercise eri abantu abalina emyaka 20 kiyamba okuwawula obwongo
Abanonyereza okuva mu ggwanga lya America bagamba nti omuntu okudduka, okuwuga oba okuvuga akagaali kimuyambira ddala okulowooza amangu
Exercise zino zisinga kuyamba mutima nabwongo okubeera nga biri era ng’eno y’ensonga lwaki biba birungi
Okunonyereza okuzudde zino kukoleddwa ku banti 2000 ab’emyaka 25.