Ebyobulamu

Gvaumenti terina ssente za bazaalisa

Ali Mivule

September 2nd, 2013

No comments

midwife

Gavumenti ekakasizza nti tebajja kusobola kufuna misaala gya bazaalisa ku malwaliro ga health center 3 ne 4.

Minister akola ku by’ensimbi, Matia Kasaija agamba nti batunuuliddwa byakutereeza byabuzimbi omuli enguudo sso ssi byabulamu

Kasaija agamba nti wabula abasawo bano tebasaanye kuggwaamu maanyi .

Wabula ekitongole eky’obwa nnakayeewa akola ku nsonag za bamaama abafiira mu Sanya kigamba nti tebagenda kukoma kusaba

Akulira ekibiina kya White Ribbon Alliance, Robina Biteyi agamba nti baludde nga basaba gavumenti okwongeza abazaalisa bano omusaala naye nga tewali kikolebwa

Asabye gvaumenti okwekubakuba okulaba nti efuna ensimbi za bazaalisa bano