Ebyobulamu
Kokoolo w’abasajja
Okunoonyereza kulaze nga abasajja bwebatayagala kutegeeza basawo nga bakwatiddwa kookolo w’obusajja.
Ekitali ku bakyala nga bafunye kookolo wo ku nabaana, abasajja ebiseera ebisinga kizuuliddwa nti balina ensonyi okwogera ku bulwadde buno.
Kino kiviiriddeko abasajja banji okufa ekirwadde kino olwobutayagala kukyoogerako eri abaawo.