Ebyobulamu

Lunaku ku musujja gw’ensiri

Ali Mivule

April 25th, 2013

No comments

mosquito

Uganda lwaleero yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’okulwnayisa omusujja gw’ensiri

Obutimba obukadde 21 bwebugenda okugabwa eri abantu abatali bamu.

 

Minister omubeezi akola kubyobujjanjabi ebisookerwaako, Sarah Opendi agamba nti bakutandikira Soroti awagende okubeera emikolo emitongole egy’eggwanga nga 10 omweiz ogujja.

 

 

Uganda ekwata kyakusatu okubaamu abantu abafa omusujja gw’ensiri ku ssemazinga wa Africa.