Ebyobulamu
Mongoota
Abakugu mu byobulamu kyaddaaki bafunye esuubi ery’okuzuula eddagala eriwonya ekirwadde kya Mongoota.
Abakugu mu gwanga lya Belguim bazudde ekiriisa nga kino kizimba omubiri nekirwanyisa ekirwadde kya Mongoota mu mubiri.
Okusinzira ku kunonyereza okuva mu kibiina ky’ensi yonna ekikola ku byobulamu, ekirwadde kya Mongoota kisinga kwegirisiza mu bugwanjuba n’amasekati ga Africa.
Abantu abasoba mu 7000 beebakwatibwa ekirwadde kino mu mwaka oguwedde