Ebyobulamu

Mukole n’ebyaalo

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Mbarara health teams

Abaami b’emiruka basabiddwa okukolagana n’obukiiko obukola ku byobulamu ku byaalo okubangula abantu ku buyonjo obwetaagisa

Akulira edistrit ye Mbarara, Deus Tumusiime agamba nti obuyonjo buva ku mitendera gya wansi ng’obukiiko buno busobola okuyambako mu kusomesa abantu ku mbeera entuufu ey’okubeeramu

Ono okwogera bino abadde ayogerako eri abantu ne Bubaare ku ssaza lye Kashair  ku ngeri y’okukuumamu obuyonjo

Kawefube w’aliko agendereddwaamu kulaba nti abantu babaeera bayonjo nga  ministry y’ebyobulamu yebiwomyeemu omutwe

SSentebe agamba nti mu bitundu gyebayise basobodde okuyamba abantu okumanya ekituufu era ng’endwadde zikendedde

Endwadde nyingi eziva ku bujama nga muno mwemuli ekiddukano