Ebyobulamu

Mukozese abayizi okusomesa obuyonjo

Mukozese abayizi okusomesa obuyonjo

Ivan Ssenabulya

April 15th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses

Ssentebbe wa district yen Iganga Patrick Kayemba asabye abaddukanya amatendekero gabasawo mu bitundu bya Busoga okweyambis abayizi baabwe, okudda mu bantu okubabangula nokubamanyisa ku bikwata ku kukuuma obuyonjo.

Agamba nti basaanye bade mu bantu babangule okubabuliira, akabi akali mu bujama, ngemu ku ntekateeka yokulwanyisa ebirwadde.

Anokoddeyo ebirwadde nga cholera, ekiddukano n’omusujja bwebisoboka okwewalika.

Bino abyogeredde ku mattikira agomulundi ogwokubiri agettendekero lya Iganga SCHOOL OF NURSING AND MIDWIFREY.