Ebyobulamu
Mulye ebibala nga musibulukuka
Abayisiramu balabuddwa obutalya kamukuulo nga basibulukuka.
DR.David Kanobe owe ddwaliro ly’emulago agamba omusiibi yandisibulukukidde ku mere engonvu esobola okumerunguka amangu.
Dr agamba nti okulya ebikaluba kisiba olubuto omuntu n’atawanyizibwa ate olulla n’okuluma ne luluma