Ebyobulamu
Nappi enzungu ziraba obulwadde
Kampuni ekola nappi enzungu abasinga zebayita diapers ekozeeyo ezisobola okutegeeza omuzadde oba omwanawe afunye obulwadde olwomusulo ogumukulukutiramu.
Ebisabika bino bisobola n’okulaga nga omwaana aweddemu amazzi mu mubiri.
Omuzadde okusobola okumanya oba omwaana alina obuzibu, ekisabika kino kijjako ekizigu n’okukyuusa langi