Ebyobulamu

Obujjanjabi ku sickle cells bubulamu

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

sick baby

Gavumenti esabiddwa okufuba okulaba nti etuusa ku bantu obujjanjabi wa siko seelo mu mwaliro gaayo gonna.

AKulira ekibiina ekirwanyisa endwadde eno ekya Sickle Cell Association Ruth Mukiibi agamba nti amalwaliro agasinga tegalina byuuma bikola ku balinaa obulwadde buno.

Ono agamba nti eno y’ensonga lwaki abalwadde bonna bekulungulula okugenda e Mulago ate nga nayo telina bikozesebwa bimala