Ebyobulamu
Obupiira bufu
Gavumenti erina omulimu gw’okunyonyola ku bupiira bu galimpitawa obuli ku katale.
Omusajja agamba nti yakoseza obupiira buno nebumuyisa bubi addukidde mu mbuga za mateeka.
Joseph Sseremba agamba nti obupiira obugambwa ekibiina ky’amawanga amagatte eri abantu ku bwereere, tebutuukagana na mutindo.
Ayise mu bannamateeka ge aba Lukwgao and Company advocates ng’agamba nti obupiira buno obwagyibwa e China ne India bubi era nga bussa ababukozesa mu matigga Obupiira
Sseremba agamba nti butono nnyo nga abasinag babwenyigamubwebyizi gyebigweera nga busobola n’okwabika ng’ayagala bugyibwe mu katale.
Gavumenti Elian ennaku 15 okwewozaako